Breaking
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba! News: Omuyambi wa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwebavunaanibwa mu Kkooti Enkulu, Hajj.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 357 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

MUSAAGA TEMUJJA KUNTIISATIISA, NGENDA BAWABIRA WA PULEZIDENTI

July 24, 2021 · Mubiru Ali
Ssaabaminisita Rt Hon Robinah Nabbanja avuddeyo nategeeza nti atandise okufuna obubaka obumutiisatiisa okumutta okuva mu bantu abatanategeerekeka nga bamugamba yesonyiwe ddiiru zaabwe.
Bweyabadde ayogerako eri Bannamawulire, Nabbanja yagambye nti waliwo omuntu atanategeerekeka eyalumbye muganda we e Kakumiro namusaba amubuuze kiki kyayagala.
Nabbanja agamba nti kino siwakukirekawo era ategese okusisinkana Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni amuyitiremu kuba omuntu avuga atya okuva e Kampala okugenda e Kakumiro anoonye muganda we.