Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 219 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Munzite naye temuntwala mu komera – Abdul Rahman

October 16, 2020 · Mubiru Ali
Abdul Rahman Ggoyole ow’emyaka 17 avudde mu mbeera nagamba abasirikale lwakiri bamukube essasi affe naye nga tatwaliddwa mu kkomera.
Ono y’omu ku bawagizi b’Omukulembeze wa National Unity Platform- NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine abakwatibwa okuva ku kitebe nga bakwatibwa Uganda Police Forcewamu n’eggye lya Uganda People’s Defence Force – UPDF.