Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano ffena tweyiwe ku Summer Gardens Mukono nga 6122026 fayinolo News: Abantu 2 bga kuliko Omusirikale wa Uganda Police Force wamu nomusomesa basimbiddwa mu Kkooti yOmulamuzi etuula e Kanyanya nebavunaanibwa omusango News: Ekibiina ki National Unity Platform kitegese okujjukira Bannakibiina abatirimbulwa abebyokwerinda mu kwekalakaasa okwaliwo wakati wa 18 ne 19
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 470 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Munyambeko okulwanyisa obuli bwenguzi – Pulezidenti Museveni

November 4, 2025 · Mubiru Ali

Akwatidde ekibiina ki National Resistance Movement – NRM bendera ku kifo kya Pulezidenti, Yoweri Kaguta Museveni olunaku lweggulo yabadde mu Disitulikiti y’e Soroti ne Serere nga anoonya akalulu. Ono yasabye abaayo okumuyambako okulwanyisa obuli bw’enguzi mu Ggwanga nga batandikira ku mitendera egyawansi.
Ono era yabasuubizza nti mu kisanja kino agenda kwongera okutereeza ebyobulamu, enguudo wamu n’ebyenjigiriza.
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides2026
#ProtectingTheGains