Breaking
News: Mu kaweefube wokutumbula ebyokerinda byabaana naddala mu biseera byokuwummula, Abazadde balabuddwa ku kyokulagajjalira abaana baabwe nga News: Ssaabasajja Kabaka alina olubiri olwe Nkoni, lusangibwa mu Ssaza ki? Okwasira…… Engule 2026! News: Ba Informer ba Military 2 okuli Lyavaala Hamza ne Walusansa Hadil basimbiddwa mu Kkooti yAmaggye nebavunaanibwa omusango gwokuwa amawulire
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 118 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Munyagwa olusiniya lwewandekera lukalu lummenya – Bigirwa

November 5, 2026 · Radio Simba

🗳️ Munyagwa olusiniya lwewandekera lukalu lummenya – Bigirwa
Ssaabawandiisi wa Common Man’s Party Bigirwa Moses agamba nti Pulezidenti w’Ekibiina Mubarak Munyagwa Sserunga tadda nga ku kitebe ky’Ekibiina oluvannyuma lwokuwangulwa mu kalulu ka 2026 nga agamba nti kizingamizza emirimu gy’Ekibiina.
Bigirwa agamba nti Munyagwa bweyagenda mu luwummula teyadda nga akoma kumulaba nakumuwulira ku mikutu gya TV ne leediyo gyakyaala nga nebwamukubira essimu tazikwata ne WhatsApp taziddamu.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News