Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Weekend Taxi ▶ UP NEXT Simba Sports 2:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 321 listening Simba FM Live
weekend show photo

On Air

Weekend Taxi

Brenda Nansubuga

12:00 PM - 2:00 PM 12:00 PM - 2:00 PM

Munyagwa abotodde ekyama ku bwa Meeya

June 7, 2016 · Mubiru Ali

Omubaka wa Palamenti owa Kawempe ey’amaserengeta Mubarak Munyagwa abikkudde ekyama ekyamusobozesa okuweereza mu kifo ky’obwa Meeya bwa Kawempe  obulungi wakati mu kuba nga olukiiko lubadde lusingako ba Kansala ba NRM .

Munyagwa agamba nti eky’okuba ow’oludda oluvuganya gavumenti yali akimanyi nti ba Kansala ba NRM tebamwagala naye yali mumalirivu  okukolera awamu  nabo anti  agali awamu ge galuma ennyama .

Bino yabyogeredde ku mukolo gw’okulayiza abakulembeze ba Kawempe  omuli Meeya omuggya Sserunjogi  wamu ne ba Kansala eggulo .