Munviire ku mwana, yasoose? – Tamale Mirundi

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omukukunavu Tamale Mirundi avuddeyo ku kya mutabani we Tamale Mirundi Jr okunywegera Nalongo Sheila Don Zella, ono agamba nti mubadde mwagala mutabani we anywegere mbuzi! Tamale agamba nti mubadde mwagala omwana we abeere mubbi, nti era ebidongo byebiyinza okuba nga bimwonooye naddala abayimba tukiggale, teeka munda eyo, gyozalawa abalala bagikoona. Agamba nti teyewuunya, nti kasita tabbye kumuswaza.
Tamale agamba nti bagenze bamugambe nti yabbye oba yakutte omukazi, ajja kumwekubira essasi.
Share.

Leave A Reply