Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 288 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Sports

MUNNAYUGANDA OMUSITUZI W’OBUZITO ABULIDDE E JAPAN

July 16, 2021 · Mubiru Ali
Poliisi e Japan etandise omuyiggo gwa Munnayuganda omusituzi w’obuzito Julius Ssekitooleko eyabuze okuva mu nkambi nga ebula wiiki emu empaka za Olympics okutandika mu kibuga Tokyo.
Kigambibwa nti Ssekitooleko yabadde alina okubeera mu nkambi mu kibuga Izumisano, mu Osaka prefecture nga yabadde alina okulabika okukeberebwa COVID-19 mu ttuntu wabula natalabikako. Bwebakebedde mu wooteri mwasula nga taliimu banne nebategeeza nti bakoma kumulabako ku lwokutaano ku makya.