Munnayuganda omulala awangulidde Yuganda zzaabu

Munnayuganda Stella Chesang ayongedde Bannayunda essanyu oluvannyuma lw’okuwangula omudaali gwa zzaabu mu kutolontoka emisinde mmita 10000 ez’abakyala mu mpaka za Common Wealth eziyindira mu Gold Coast  – Australia.

Ate Mercyline Chelangat era Munnayuganda ye n’awangula ekikomo ( Bronze) mu misinde gyegimu .

Mwebale kuwanika bbendera ya Yuganda mikwano muyogeeyoge.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Omwana ne nnyina bakubiddwa laddu, bafu – Kanungu