Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 410 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Munnayuganda omulala asobola okutwala omusango gwa Kyagulanyi

February 23, 2021 · Mubiru Ali
Oluvannyuma lwa Pulezidenti wa National Unity Platform- NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wineokualgira Bannamateeka be okuggyayo okwemulugunya mu Kkooti Ensukulumu, balina okuwandiika okusaba kwabwe eri abalamuzi omwenda ebamatiza era nga bebanasalawo okuguyimiriza, nga Kyagulanyi alina okusasula ensimbi oba okukyuusa omuwaabi.
Ssemateeka wa Yuganda mu Kawayiro 61 aka Presidential Elections Act 2005 kawa Munnayuganda yenna eyewandiisa okulonda eddembe okutwala okwemulugunya mu maaso.