Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Munnayuganda alaajana e Jordan
April 29, 2019 · Mubiru Ali
Munnayuganda Patricia Kakondi alaajana nga ayagala ataasibwe ku mukama we amufuukidde ekyambika e Jordan. Ono agamba nti mukama we amutulugunyiriza ebbanga okuli n’okumukuba emiggo. Naye abaffe ani anenyezebwa ku kituuka ku baganda baffe? Embeera mu Ggwanga yembi, bbula lyamirimu, oba butaba nabuguminkiriza?