Breaking
News: Gavumenti ewadde omuvunaanwa mu misango gyobutemu e Masaka Kamugisha Quraish Bannamateeka 2 bamuyambeko okumuwolereza nga bano kuliko Kaliba News: Omukama wa Tooro, Edward Rukidi Nyabongo I, alonze Bernard Tungwako nga Omuhiikirwa omuggya owa Tooro. News: Waliwo omulwanirizi weddembe avuddeyo nasuula emisanvu e Mpereerwe ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gayaaza ngalaga obutali bumativu bwe
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 457 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Munnamawulire wa Simba awangudde engule ya Munnamawulire asinze okusaka amawulire agagasa abantu

November 30, 2023 · Mubiru Ali

Munnamawulire wa Luboggola Simba Martin Amayiko Kigongo olunaku olwaleero awangudde engule ya Munnamawulire asinze okusaka amawulire ga Radio agalina kyegongera ku muntu wabulijjo mu kisaawe ky’obutonde bwensi mu 2023 Population and Development Annual Media Awards. Engule emuweereddwa aba National Population Council.
Emboozi zeyakola ku kitundu ky’e Kikandwa (Kasejjere) ngettotola ku ngeri gyebayonoonamu obutonde bwensi, ebyabatuukako oluvannyuma lwokwonoona obutonde bwensi, na kiki kyebakola okubuzzaawo. Tusiima nnyo Farm Radio International – Radios Rurales Internationales eyavujjirira Program ku Simba netusobozesa okukutuusaako emboozi eno.