Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 332 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Munnamawulire Canary Mugume avuddeyo ku mukutu gwe ogwa…

November 28, 2025 · Radio Simba

Munnamawulire Canary Mugume avuddeyo ku mukutu gwe ogwa X nayogera kukutulugunyibwa; “Waliwo enteekateeka eyokunjoleka nga Taata atali wabuvunaanyizibwa era atulugunya. Okumpaayiriza ng’omuntu atulugunya: ntera okusalawo okusirika, naye waliwo ebyogerwa ebyetaaga okutereezebwa. Nsaba munzikirize njogere kino; Ndi omu ku muwendo gw’abasajja abatulugunyizibwa bakyala baabwe abalina obusungu obwettumbiizi abatabalibwa.
Olwokuba tuli basajja mu ‘corporate world’, tusalawo okusirika era netwoleka nti tuli basanyufu buli lunaku. Nneefuga nnyo yadde nga bansosonkereza era nga bantuusizzaako obuvune. Kyanaku nti era abantu bajja kutwala nti omukyala ye mutuufu. Nina obujulizi nga nvaamu omusaayi oluvannyuma lwokukubwa. Mikwano gyange egindi okumpi, ne famire yange kino bakimanyiiko.
Banenya nti ndi Taata atali wabuvunaanyizibwa: Yadde nga mu myezi 10 egiyise nakasobola okulaba ku baana bange omulundi gumu, sirekera ngaawo kuweereza ssente buli mwezi, omuwendo gw’ensimbi ogutasalibwawo nze wabula omuntu anvunaana. Ni

Radio Simba News