Munnamateeka Ssemakadde ayimbuddwa ku kakalu ka Poliisi

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekikola okunoonyereza ku misango ekya CID Charles Twiine avuddeyo nategeeza nga Poliisi olunaku olwaleero bweggye sitaatimenti ku Munnamateeka Isaac Ssemakadde kubigambibwa nti yakozesa olulimi oluwebuula Omulamuzi Musa Sekaana.
Ono ayimbuddwa ku kakalu ka Poliisi nga wakuddamu okweyanjula nga 22-March-2022.
Share.

Leave A Reply