Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 344 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Munnamateeka Ssaalongo Erias Lukwago aziddwayo ku alimanda mu Kkomera e Luzira oluvannyuma lwomulamuzi okutegeeza nti yetaagayo essaawa endala 24

June 22, 2026 · Radio Simba

🎵 Munnamateeka Ssaalongo Erias Lukwago aziddwayo ku alimanda mu Kkomera e Luzira oluvannyuma lw’omulamuzi okutegeeza nti yetaagayo essaawa endala 24 okwetegereza okusaba kwe okwokweyimirirwa olwokuba nti omusango oguvunaanibwa Lukwago gwamaanyi nnyo nga yetaaga okwekeneenya obulungi ensonga.
Omulamuzi Sarah Basemera owa Kkooti Esookerwako e Makindye ategeezezza nti ensala ye wakugiyisa ku mutimbagano.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug