Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 352 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Munnamateeka mugoya asindikiddwa ku alimanda

November 29, 2018 · Mubiru Ali

Munnamateeka Paul Mugoya Wanyoto atwaliddwa mu nkomyo kubigabimbwa nti yenyigira mu kuwamba wamu n’okunyigiriza Bannansi ba Korea nebabatwalako ssente ku mudumu gw’emmundu.
Wanyoto akwatiddwa mu Kampala era nga akuumirwa ku Special Investigations Division e Kireka, SCP Elly Womanya nti Poliisi yakuvufulumya n’ebbaluwa eri Poliisi y’ensi yonna okukwata omusirikale waayo Siraje Bakaleke alabika nga yadduka.
Wanyoto avunaanibwa wamu ne Samuel Nabeta Mulowooza Managing Director wa Eye Power Engineering Company, Abasirikale ba Poliisi okuli Bakaleke, Robert Munezero, Innocent Nuwagaba, Robert Ray Asiimwe, Junior Amanya, Babu Gastavas ne Kenneth Zirintuusa.