Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 332 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
News

Munnamateeka Martha Karua ono ngayakulira Bannamateeka ba Rtd.

June 22, 2026 · Radio Simba

🗳️ Munnamateeka Martha Karua ono ngayakulira Bannamateeka ba Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye n’omuyambi Hajji Obeid Lutale Kamulegeya enkya yaleero agaaniddwa okuyingira mu Uganda ngayitira ku Kisaawe Entebe. Karua abadde azze enkya yaleero okwegatta ku Bannamateeka ba Ssaalongo Erias Lukwago aleeteddwa mu Kkooti e Makindye okuwulira okusaba kwe okwokweyimirirwa. Bbo banne bazze nabo bakiriziddwa okuyingira Eggwanga ye nalagirwa addeyo ku butaka e Kenya.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News