Munnamateeka Erias Lukwago akubye ebituli mubujulizi bwa Poliisi

Mu bujulizi obwaleeteddwa Abasirikale ba Poliisi mu Kkooti e Mbarara mwemwabadde abavunaanibwa Bannakibiina Kya Forum for Democratic Change okuli Patrick Oboi Amuriat, Kizza Besigye, Mubarak Munyagwa n’abalala mwemwali okuwanika engalo ebbiri akabonero ka FDC (V-Sign) bbo aba Poliisi kebagamba nti kaali kakuma mu bantu omuliro mu 2017. Kinajjukirwa bano bawakanya okuggyawo ekkomo ku myaka gy’omukulembeze.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Ab’enzikiriza ya KANYIRIRI bagombeddwamu obwala Police – Kibuku