Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 493 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Munnakisinde kya PLU Mwesigye Frank avuddeyo nalumba akulira offiise ya National Chairman owa National Resistance Movement

April 20, 2026 · Radio Simba

🗳️ Munnakisinde kya PLU Mwesigye Frank avuddeyo nalumba akulira offiise ya National Chairman owa National Resistance Movement – NRM Hajjat Uzeiye Hadijah Namyalo gwagamba nti yagulidde mutabani we ow’emyaka 5 ekirabo kya motoka ekika kya Jetour T2 ngebalirirwamu obukadde 230 eza Uganda ng’ekirabo ku mazaalibwa ge.
Mwesigye agamba nti ono gyebuvuddeko abadde yakayingira amaka amaggya amatiribona omwezi nga gumu oguyise. Mwesigye agamba nti bino byonna abikoledde mu kabanga mpaawokaago nga twakava mu kalulu ka bonna aka 2026 mbu olwo nemwebuuza ensimbi ezaali ezokukunga gyezalaga?
Ono agamba nti omusaala Namyalo gwafuna tegusobola yadde okugula aka pikipiki! Mbu mmwe abalwanyisa enguzi muli ku byammwe!

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News