Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Munnakisinde kya People Power – Uganda Madada akwatiddwa
July 1, 2020 · Mubiru Ali
Munnakisinde kya People Power – Uganda eky”omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine, Saudah Madada atemeza mabega wa mitayimbwa oluvannyuma lw’okukwatibwa Uganda Police Force. Kigambibwa nti asangiddwa n’ebipande ebiriko Munakisinde kya People Power Our Power Kyagulanyi.