Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
Munnakibiina kya NRM aggyeyo okujulira kweyali ataddeyo ku Mubaka Ttebandeke
March 28, 2022 · Mubiru Ali
Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Tebandeke Charles akakasiddwa ng’omubaka wa Bbaale mu Disitulikiti y’e Kayunga oluvannyuma lwa Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Mayiteki Mukasa Ronald okuggyayo okujulira kweyali ateddeyo mu Kkooti.