🚨 Munnakibiina ki National Resistance Movement – NRM Birungi Jackline Kobusingye aggyeeyo omusango mu Kkooti Enkulu e Mukono gweyali yawaba ngawakanya obuwanguzi bwa Harriet Nakwedde owa National Unity Platform ku kifo ky’Omubaka Omukyala owa Disitulikiti y’e Kayunga.
Bya Kasozi Mugagga
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

