Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 277 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Munnakenya omu asangiddwa n’ekirwadde kya COVID19

March 13, 2020 · Mubiru Ali

Minisitule y’ebyobulamu mu Kenya evuddeyo netegeeza nga bwewaliwo omuntu omu Munnansi wa Kenya nga Mukyala eyazuuliddwa n’ekirwadde kya COVID19 ekireetebwa akawuka ka Corona Virus nga ono abadde yakava mu Amerika wabula nga yayitirako e Bungereza.