Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Mumbere agobye muganda we
July 2, 2019 · Mubiru Ali
Omusinga wa Rwenzururu, Charles Wesley Mumbere avuddeyo nawa ensonga kwasinzidde okugoba muganda Christopher Kibanzanga ku bwa Ssaabalangira. Omuainga agamba nti ono alemereddwa okutuukiriza obuvunaanyizibwa n’emirimu gya Ssaabalangira wamu n’okukola ebyo ebiswaza ekifo kino.