Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 364 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM
News

Mulowooze ku kyokugaziya amakomera – Sipiika Among

November 16, 2023 · Mubiru Ali
Sipiika wa Palamenti Anitah Among avuddeyo nasaba Ababaka nti bwebabeera bakola embalirira y’Eggwanga, ensonga y’okuzimba amakomera bagiteeke ku mwanjo kubanga abasibe basusse obungi.
Sipiika agamba nti yayogeddeko n’akulira ekitongole ky’amakomera, Johnson Byabashaija namutegeeza nti omuwendo gw’abasibe gweyongera buli lunaku era kati amakomera tegabamala.
Ono agamba ekkomero lye Luzira lyokka ssi ly’eririna okufiibwako wabula n’amakomera amalala.