Mulonde owa NRM abamalirewo ebizibu – Pulezidenti Museveni

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Bwembadde njogerako eri abantu b’e Serere, nzijukizza abantu emiramwa gya National Resistance Movement – NRM emikulu nti era kwebalina okusinziira okulonda akwatidde ekibiina bendera Philip Oucor ku lwokuna ng’omubaka wa Serere.
Mbakubirizza okwewala Ebyobufuzi ebyokwawula yawula mu mawanga. Ebyobufuzi bigenderera kumalawo bizibu byabantu era ekyo NRM kyekola nebwetwali tetunajja mu buyinza nga byetukola.”
Share.

Leave A Reply