Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Mulonda owa Opposition abakoledde ki? HE Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Ekindeese kubasaba mulonde eyesimbyeewo ku tiketi ya National Resistance Movement – NRM kuba NRM byekoze byeyoleka lwatu. Newuunya bwempulira ab’oludda oluvuganya mbu nabo babasaba obululu! Obwaki? Kiki kyebakoze? Tewali. Omuntu atalina kyeyali akoze nga naye ajja okubasaba obululu?”

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort