Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 110 listening Simba FM Live

Muli ku ludda lw’abantu oba? – Pulezidenti Museveni

October 2, 2021 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nalabye Bannabyabufuzi nga bekandagga bafuluma Palamenti luli kuba mikwano gyabwe tebaweebwa bail. Matayo 7:16 etulabula ku Bannabbi abobulimba. Mujja kubalabira ku bikolwa byabwe.
Tetwagenda mu nsiko kuleka bantu baffe kuttibwa kifamukoko, olwo amateeka gabeere ku ludda lwabateeberezebwa okuzza emisango sso si ludda lw’abantu.”