Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Mulekere awo okuyonka amabeere g’abakyala abayonsa

August 2, 2018 · Mubiru Ali

Minisita omubeezi ow’ebyobulamu Sarah Opendi asabye abaami okukomya omuze ogw’okuyonka amabeere g’abakyala baabwe abayonsa olw’endowooza gyebalina enfu nti gawonya endwadde esimu okuli cancer, gawa amaanyi g’ekisajja, akawuka akaleeta mukenenya.

Yagambye nti eky’abasajja okuyonka amabeera g’abakazi abayonsa kifuuse ekizibu eri ba maama n’abaana baabwe abawere. Yasabye abawala abataagala kuyonsa nti amabeere gaabwe gajja kugwa nti ki kyamu.

Yagambye nti nga Ababaka bakyanoonya ba Sharp Shooters, bo abakyala boogera ku Sharp Breasts.