Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 241 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM
News

Mulekerawo okuwanvuya abasigansimbi – Pulezidenti Museveni

June 7, 2023 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Waliwo omusajja omugagga ngalina obugagga obusinga ne GDP ya East Africa. Nali ngezaako okumusikiriza okujja wano e Uganda. Eyali Ssaabaminisita mu kaseera ako Apollo Nsibambi namugamba nti: ‘olina okusooka okumpandiikira.’ Nemugamba mu Luganda nti; ‘Oyo omusajja tagenda kuwandiikira gwe’. Omala budde bwo. Bino ebyokwetolooza abasiga nsimbi birina okukoma.”