Mulekerawo okutuyita omuyaga – Mpuuga

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omumyuuka w’Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP owamasekatti Mathias Mpuuga; “Bwogezaako okutuyita omuyaga obeera onafuyizza emirimu n’amaanyi gaffe. Gezaako naawe okutandikawo omuyaga ogugwo olunaku lumu tulabe wa gyegunatuuka. Obuwagizi NUP bweyafunye mu myezi 5 gyokka gyeyakabeerawo kiraga nti abantu baali balindiridde abantu abetegese obulungi.”

Share.

Leave A Reply