Mulekerawo okututiisatiisa – ASP Faridah Nampiima

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omwogezi w’ekitongoLe kya Uganda Police Force ekivunaanyizibwa ku bidduka Faridah Nampiima avuddeyo nalubula abo bonna ababatiisatiisa olw’emotoka ezimenya amateeka zebavaayo nebaanika.
Ono era alabudde kkampuni ezikola kukuziika okuggya obugombe n’obutaala bunsegulira ku kkubo okubuggyako mangu ddala kuba bagenda kuzikwata.
Share.

Leave A Reply