Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 172 listening Simba FM Live

Mulekerawo okuteeka amaggye mu byamawanga – Pulezidenti Museveni

August 6, 2020 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo okudda mu bibadde bitambula ku ‘social media’; “Obusosoze mu mawanga: Nalabye abataagaliza nga bagezaako okulaga nti National Resistance Movement – NRM ejudde abantu abava mu bugwanjuba bwa Yuganda. Babadde basasaanya ekifaananyi ekitalabika bulungi nga balaga abamu ku Bannamaggye. Mbasaba mu ddembe muggye amaggye mu bintu byammwe ebyekisiru ebyokusosola mu mawanga.”