Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya twolekedde Akaseerezi era ku nnya ekiro lindirira enkabikkabi zabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna. News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 349 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Mulekeraawo okunyunyunta amawaga ga Afirika – Hon. Ruth Nankabirwa

March 29, 2023 · Mubiru Ali
Minisita avunanyizibwa ku by’amasanyalaze n’obugagga obwensibo Ruth Nankabirwa agugumbudde amawanga ga Gannaggwadda olw’okunyunyunta nga amawanga g’Abaddugavu nebatuukà nokubasalirawo ku nsonga zebalina okukola nebyebatalina kukola kyagambye nti kiziŋŋamizza nnyo enkulaakulana y’Olukalu lw’omudugavua.
Minisita Nankabirwa okwogera bino abadde Bugirimaani mu lukuŋŋaana lw’amafuta n’obugagga obwensibo nga luno lwetabiddwamu n’Abakulembeze okuva ku lukalu lwa Afrika.
Nankàbirwa agàmba nti ensi za Africa zetaaga buyambi mu Bazungu okusobola okukulaakulanya eby’obugagga byabwe okusinga ate bbo lwebatupaatikako ebyabwe n’amateeka bbo gebaagala tugoberere.