Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Muleete Bannamateeka 3 mu kadde kano – Ssaabalamuzi Dollo
February 9, 2021 · Mubiru Ali
Ssaabalamuzi Alfonse Owiny-Dollo asabye enjuyi zombi okubeera ne Bannamateeka 3 mu kadde nga bakyawulira okusaba okusbola okugoberera ebiragiro bya
#COVID-19.
Nti wabula ba ddembe okuleeta omuwendo gwa Bannamateeka bebaagala kasita banatandika okuwoza okusaba kuno bajja kubeera n’ekifo ekigazi.