Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 231 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

muleete akatambi akalamba

January 11, 2019 · Mubiru Ali

Abakulira eby’okwerinda mu Bbanka enkulu mu kiseera kino eri mu kubulirizibwako, bagamba nti walabika nga waaliwo ekobaane n’abamu ku b’ebyokwerinda mu Bbanka eno, okufulumya ebiwandiiko mu kiseera kino ebisabwa Justine Bagyenda.
Kino kivudde ku kwekeneenya ebifaananyi ebyakwatibwa kkamera enkessi mu Bbanka nga biraga nga mu kufulumya ebiwandiiko mu Bbanka eno, abaakikola ku lwa Bagyenda bwebataakeberebwa, ne Bagyenda yennyini, ekikontana nenkola ya Bbanka eno.
Ababaka ku kakiiko ka COSASE akanoonyereza ku banka eno, wamu n’abakulu okuva mu Bbanka balagiddwa akatambi akalaga engeri ebiwandiiko gyebyafulumizibwamu mu banka.