Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Mukyala wa Prof. Gilbert Bukenya ayagala bawukane
May 16, 2019 · Mubiru Ali
Dr. Margarete Bukenya mukyala we yaliko omumyuka w’omukulembeze w’eggwanga Pro. Gilbert Baalibaseka Bukenya addukidde mu Kkooti ebawule kubigambibwa nga agamba nti bba asusizza obwenzi era nga n’amaka gaabwe ag’e Ntinda omukyala yagavaamu dda. Bano babadde bafumbo okuva 1974 ng’era balina abaana basatu.