Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 290 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Mukyala Nakalema tutaase mu NRM – JK Lumumba

September 27, 2019 · Mubiru Ali

Ssaabawandiisi w’ekibiina ekiri mu buyinza ekya National Resistance Movement Justine Kasule Lumumba avuddeyo nasaba Lt. Col. Edith Nakalema akulira ekitongole kya State House ekirwanyisa obukenuzi n’obuli bw’enguzi okuvaayo bukubirire anoonyereze Ku buli bw’enguzi obukudde ejjembe mu kibiina kya NRM anti era atandikire Ku banene mu kibiina kino.
Bino abyogeredde mu kuziika abafde RCC was Kawempe Deborah Nabukenya e Mpambire.