Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 166 listening Simba FM Live

Mukyala Museveni bamuwe Minisitule endala – Ssemujju

September 27, 2021 · Mubiru Ali

Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda Munnakibiina kya Forum for Democratic Change; “Mukyala wa Yoweri Kaguta Museveni alina ebyokukola bingi nnyo era tasobola kukola ku bizibu biri mu Minisitule yabyanjigiriza. Okukuwa ekifo kyobwa Minisita bwekibanga kyekirabo kyobufumbo, Mw. Museveni mukyala we amuwe Minisitule etalina mirimu mingi nga Minisitule eyaguno naguli.”