Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 129 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Mukyala Kisaka gyangu obitebye – Olukiiko lwa KCCA

February 3, 2023 · Mubiru Ali
Olukiiko olufuga ekitongole kya Kampala Capital City Authority – KCCA luyise akulira ekitongole kino Dorothy Kisaka wamu ne ttiimu ye, bannyonnyole ku ngeri gyebagenda okusaasaanyaamu obuwumbi 15 ku buli Kilomita y’oluguudo egenda okukolebwa mu Kampala kuba omuwendo guno guli waggulu nnyo.
Kinajjukirwa nti African Development Bank yawaayo ensimbi eziwera tuliyooni 1 okusobola okukola enguudo mu Kampala wabula abamu ku bakulu mu KCCA bagamba waliwo ekobaane okuzibba.