Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
mukuume ettaka n’ensalo za Buganda
December 25, 2018 · Mubiru Ali
Katikkiro Charles Peter Mayiga akubirizza abantu okukuuma ettaka
n’ensalo za Buganda n’okufuna enkola eya Federo. Asabye abantu
obutatiiririra Ssaabasajja Kabaka. Bino abyogeredde mu Lutikko e Lubaga
ng’asibirira abantu entanda y’omwaka 2019 nga bwebajaguza Xmas.