Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Mukulike akalulu – HE Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni “Njozaayoza bawala bange, Businge Harriet Mugenyi (Hoima) ne Tubo Christine Nakwang (Kaabong) olw’okutuuka ku buwanguzi mu kalulu akakubiddwa olunaku lw’eggulo okujjuza ebifo mu Palamenti.
Njozaayoza abakulira ekibiina kya National Resistance Movement – NRM mu Disitulikiti ezo ebbiri olw’omulimu ogw’ettendo gwebakoze okulaba nti batutuusa ku buwanguzi.”

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort