Breaking
News: Omubiri gweyali omukozi wa Radio Simba Ffemwe Mweffe Alex Edward Ssaava Nsubuga Kigoonya Mukulu amanyiddwa ennyo nga Alex Mukulu aka Kalekyeezi News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 404 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Mukozese enkola ez’emirembe okwemulugunya – Sam Kutesa

January 20, 2021 · Mubiru Ali

Minisita Sam Kutesa; “Bannabyabufuzi abawanguddwa mu kalulu bakyagenda mu maaso okwogera ebigambo ebikankana n’ekigendererwa ekyokukuma mu bantu omuliro. Gavumenti ya Yuganda ebakubiriza okwewala ebigambo nga ebyo nti era bwebaba balina okwemulugunya kwonna bakozese enkola ez’eddembe era eziri mu mateeka okuyambibwa.”