mukozesa ettaka lyammwe okulimirako – Supreme Mufuti

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Supreme Mufti wa Uganda Sheikh Sirimaani Kasule Ndirangwa avuddeyo n’akunga Bannayuganda okukozesa ettaka lyabwe mu by’obulimi mu kifo ky’okulyetundako.
Akinogaanyizza nti obulimi tebufiiriza kuba okungulamu ebirime n’osigaza ettaka lyo so ng’alitunzeemu ssente n’azigulamu pikipiki okuvuga bodaboda basobola okugimubbako.
Bino Sheikh Ndirangwa yabyogeredde mu dduwa y’omugenzi Hajj Abdu Karim Tamale e Lutengo, Bukulula mu Kalungu.

 

Share.

Leave A Reply