Breaking
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba! News: Omuyambi wa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwebavunaanibwa mu Kkooti Enkulu, Hajj.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 277 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

mukomye okuvvoola abakazi – balimwezo

March 12, 2019 · Mubiru Ali

Ronald Balimwezo nga ye Mmeeya wa Munisipaali y’e Nakawa yavuddeyo nalabula abasajja okwewala okuvvoola ekitiibwa ky’abakyala nga babakozesa mukweesa empiki z’omukwano wamu ne mu bbaala.
Balimwezo yategeezezza nti abasajja bangi basudde obuvunaanyizibwa bwabwe nga kati bettanira beetingi, okunywa walagi n’okukozesa abawala abato mu bbaala ekivaamu kubasiiga ndwadde.