Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 250 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

mukomye obutali bwenkanya – Ntagali

December 25, 2018 · Mubiru Ali

Ssaabalabiriizi Stanely Ntagali yekokkodde okusengula abantu ku ttaka n’obutali bwenkanya obufumbekedde mu ggwanga. Ono abadde mu kusaba kw’okujaguza amazaalibwa ga Yesu Kristo ku kkanisa eyabbulwamu abatuukirivu bonna e Nakasero mu Kampala. Ssaabalabirizi Ntagali agambye nti kati abantu bangi baafuuka mmomboze mu ggwanga lyabwe.