Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
mukomye ekibba ttaka – Kaggwa
December 25, 2018 · Mubiru Ali
Omusumba w’essaza ly’Ekereziya ery’e Masaka John Baptist Kaggwa
mwennyamivu olw’ekibbattaka n’okugobaganya abantu ku ttaka ekizzeemu
okubuutikira ebitundu by’eggwanga ebitali bimu ekiviiriddeko n’abamu
okubundabunda mu nsi yaabwe ng’abagwira.