Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
mukolere ebitundu byammwe – Oulanyah
January 11, 2019 · Mubiru Ali
Omumyuka w’omukubiriza w’olukiiko olukulu olw’eggwanga Jacob Oulanyah
yasabye Bannayuganda okusonyiwagana wamu n’okutabagana mu byonna
byebasuubira okwenyigiramu omwaka guno. Era yasabye Ababaka okukola
ennyo okulaba nga bakulaakulanya ebitundu byebakiikirira.