Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 224 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Mukazi muggya ayiiridde munne amazzi e Mubende

May 2, 2019 · Mubiru Ali
Omukazi owe myaka 65 atwaliddwa mu ddwaliro nga ali bubbi oluvanyuma lwa mujjawe okumuyira amazzi agookya. Nakasinde Sipecioza nga mutuuze w’e Kirungi LC1 mu Mubende municipality.
Nakasinde amazzi bagamuyiridde mu kifuba era nga gamwokeza amabeere n’olubuto nga kigambibwa bano bakazi bagya ne Kakundeka Jane amuyiridde amazzi nga bakayanira Ssenyange Peter.
Poliisi y’ omu Kirungi esobodde okukwata omukyala ono Kakundeka nga mukiseera kino akuumirwa mu kaduukulu kaayo ate y’e Nakasinde atwaliddwa mu ddwaliro lya Mubende Regional Referral Hospital okufuna obujanjabi.