Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 189 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Mukama Katonda ttaasa Kabaka waffe – Bebe Cool

April 14, 2021 · Mubiru Ali
ALLAH TTAASA KABAKA WAFFE: https://youtu.be/Yf1n8qCvLfc
Moses Ssali aka Bebe Cool; “Ng’Omuganda era Omuganda omupya ataliwankwe nenyumiriza nnyo mu buwangwa bwange n’eggwanga lyange. Naye mu mazima kiki Kabaka wa Buganda kyakyakola mu Uganda mu mbeera eyo ey’obulamu gyalimu, kiki kyemutalaba? Kati buli omu asirise.
Abantu bonna abebitiibwa bwebalwala batwalibwa bweru wa Ggwanga nebaweebwa obujanjabi obusingawo naye ku Kabaka, Buganda esirise ne Loodi Meeya Erias Lukwago buli lwafinamu akasujja swiiii Nairobi, yiiyi Katikkiro Charles Peter Mayiga nammwe abakulu mu Buganda kigendererwa ki kyo?
Ye maama, lwaki mwamuleese mu bantu ku mukolo awali n’abamawulire nga ali mu mbeera bwetyo? Kumulabisa? Kiki? Nsaba Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni aveeyo akiyingiremu ababuuze akana nakataano nga embeera y’obulamu bwa Kabaka tenasajjuka.
Allah ttaasa Kabaka wa Buganda.
ALLAHU-AKBAR.”
https://youtu.be/Yf1n8qCvLfc