Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 77 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Mujje tuwagire Uganda Cranes – Katikkiro

November 13, 2018 · Mubiru Ali

Katikkiro Charles Peter Mayiga akunze Bannayuganda okujja mu bungi e Namboole ku lw’omukaaga luno bawagire Uganda Cranes nga ettunka ne Cape Verde, esobole okuddayo mu mpaka za Africa Cup of Nations omwaka ogujja ezinaayindira e Cameroon.